John Blaq x David Lutalo – Tokutula Lyrics

John Blaq David Lutalo Tokutula Lyrics

John Blaq x David Lutalo – Tokutula Lyrics

Tokutula Lyrics by John Blaq ft David Lutalo

[Intro]
Ekibi tokutula, baako kyokola(baibe)
Nze omutima gunnama (omukwano gwo tegukula)
Bisalewo leero
Njagala kukuwasa manya (ekibi tokutulaa)
Baako kyogamba (baibe)
Nze omutima gunnuma (omukwano gwo tegukula)
Kisalewo leero
Njagala kukuwasa manya (sabulaa)

[Verse 1 – John Blaq]
Ku Monday wangambye mbeleyo nga niinze
Nkulinze nkooye gwe tolaba mpuunze
Nzuunze kilabika omutima mutunde
Yee baibe olimbyee

Oba oyagala mpite mabega wa’nju
Fulukutukutu nga ndi munda munju
Tell me when you feel wanna like yo gonna do
But i feel you one two baibe mbakuba one two

[Verse 2 – David Lutalo]
Kila mi kuona ukweli mi na gonda sijui nina loga
Napenda situfunge ndowa mapenzi yawe poa unakata kukuona
Mapenzi yako nipa oma (gwe nno baibe baibe)
Nebyenkugamba ndaba nga abiboola (ggwe nno wemoole)

Tonvuuma nsanvu
Nze okukwagala gwe okuntuuka mu bwongo
Oyagala nkube bulango gwe okunjagala
Okubeela mubulamu bwo
Ekibi tokutula

[Chorus]
Baako kyokola (baibe)
Nze omutima gunnama (omukwano gwo tegukula)
Kisalewo leero
Njagala kukuwasa manya (ekibi tokutulaa)
Baako kyogamba (baibe)
Nze omutima gunnuma (omukwano gwo teguwela)
Kisalewo leero

[Verse 3 – David Lutalo]
Ooohh naawe fuumba ekitobeloo
Kisse eyo gyoli eno ndi mumpewo
Love yo nsibye ejjudde eli mu kisawo
Ninga gwewateka omuguwa mubulago
Enchunya, aah gal you are one
Gwe ondi mu mwooyo munda oli one
Nemumikwano nali nesoma nti tuli wamu
Kakati bambuuza gwenali mbawanila aliwa
Oohh, mpulila munda ongyokya buliro
But i cant let you gooo

Byonna byewekozakoza manya
You just make me fall in love (fall in love),

Ate oba nebwongoba (fall in love)
Nzena nonvumavuma (I fall in love)
Everything you do baby yo make me fall in love ohh

[Chorus]
Baako kyokola (baibe)
Nze omutima gunnama (omukwano gwo tegukula)
Kisalewo leero
Njagala kukuwasa manya (ekibi tokutulaa)
Baako kyogamba (baibe)
Nze omutima gunnuma (omukwano gwo teguwela)
Kisalewo leero

[Verse 4 – John Blaq]
Baby, bambi bwenkuyita tobigaana (hhmm)
Togayala toyagalaa eehh
Omukwano gumpe mu kamaala hhmm
Mpa ka kiss nkuwe ka hug ehehe
Igwe tonkola empisa nze togesanga
Ebiintu byenina bibyo bino bibyo ela

Abakunyumiliza mu kkubo bagaane
Abakusaba nakanamba ela bagaane (David Lutalo)
Ate oba nebwongoba, (fall in love)
Nzena nonvumavuma (fall in love)
Everything you do baby yo make me fall in love ohh

Written by; John Blaq, David Lutalo
Released date; 13 March, 2021

John Blaq Tokutula Lyrics ft David Lutalo